News
OKULWANIRA emmaali y'omugenzi Hajj Moses Katongole yali owa UTODA kusitudde buto mu bannamwandu, abaana n'abooluganda.
Bazudde n'ejjambiya ze bakozesa era gwe baakutte abatutte gye babadde bazitereka ...
WAALI weebuuzizzaako ebintu omukazi by’ayagala mu bba? Nti era singa omusajja ogezaako okusoma ebirowoozo by’abakyala ayinza n’okusoberwa ku ddala abakazi kye baagala!
EBIGEZO bya Bukedde ebya End of Term one Assessment eby’abayizi ba P7 byettaniddwa; abazadde, amasomero n’abaagala okutumbula ebyenjigiriza ne basabibwa okubigulira abayizi bamanye bwe bayimiridde.
OMULABIRIZI wa Bukedi, Samuel G.B. Egesa, alangiridde ng’Obulabirizi bwa Busoga, bwe bugenda okufuna Omulabirizi omuggya mu December w’omwaka guno.“Tukomawo mu December w’omwaka guno, okutuuza ...
OMULABIRIZI wa West Buganda omuggya, Rt. Rev Guster Nsereko akyusizza abaweereza okwongera okutumbula obuweereza.
Abaakafiira mu njega y'ekizimbe ekyagwa e Dominican Republic baweze 250.
Kigambibwa nti Alien Skin yabadde Iganga, ng'ayimba ku mikolo gy'abakyala egyetabiddwako Katikkiro Robinah Nabbanja.
WALIWO abazadde e Kibaale , abalaajanidde gavumenti ebayambe okuzza omulambo gwa muwala waabwe , eyafiira e Saudi Arabia.
PULEZIDENTI Yoweri Museveni alangiridde nti olwaleero nga April 15, 2025 atandise okutalaaga ekitundu kya Greater Mubende ng'alambula pulojekiti ya Gavumenti eya Parish Development Model (PDM), ...
ABAKYALA ku lukalu lwa Afrika abeegattira mu kibiina kya African Women Measure Group bakiikide gavumenti ez'omu mawanga gaabwe ensingo olwokutambula akasoobo mu kuteekesa mu nkola ebisuubizo ...
Agataliikonfuufu: Maama ali mu maziga lwa muwala we eyawambibwa emyaka 2 egiyiseewo. Bamuleese muyi.
RDC w’e Nansana Charles Lwanga alagidde poliisi okukwata ssemaka gwe balumiriza okutulugunya mukaziwe. Kidiridde nnyina okuddukira ku poliisi nga yeemulugunya ku musajja ono bwe bagamba nti amaze ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results