News
DISITULIKITI y’e Wakiso ekwasizza bakontulakita enguudo bbiri ze batandikiddewo okukola kw’ezo eziri mu nteekateeka y’okuyiibwa kkolaasi mu nkola ya GreaterKampala Metropolitan Area. Enguudo zino ...
GAVUMENTI ng'eri wamu ne UNICEF bataddewo enkola ey'okugaba obuugi obulimu ekiriisa eri abaana 25000 mu maka ag'enjawulo n'ekigendererwa kyokutaasa endya embi eviirako abaana okukonziba ...
KKAMPUNI ya Vision Group, ekoowodde kkwaaya z’Abakatoliki n’Abakristaayo zonna ezirina ekirooto ky’okwetaba, okuvuganya n’okuwangula empaka z’ennyimba z’Abajulizi okwewandiisa mu bwangu.
OMUSUMBA wa St. Stephens Church of Uganda Kireka, ekkanisa Nnaabagereka Sylivia Nagginda mw’asabira, asabye Abakkiriza okudduukirira omulimu gw’okuzimba ekizimbe eky’emyaliiro 3 ekigenda okuwemmenta ...
Abayizi n’abasomesa ku ssomero lya gavumenti erya Kilowooza Church of Uganda Primary School erisangibwa mu disitulikiti y’e Mukono baabugaanye essanyu bwe baabadde bafuna ebitabo okuva ku tterekero ly ...
DISITULIKITI ye Wakiso ekwasizza bakontulakita enguudo bbiri zebatandikiddewo okukola kwezo eziri munteekateeka y’okukolebwa ssaako okuyibwa kkolaasi wansi w’enteekateeka ya Greater Kampala ...
OLUKIIKO lwa Buganda luyisizza ekiteeso ekyebaza emirimu egy’enjawulo egikoleddwa omugenzi Amb. William Matovu okuli okuweereza Kabaka we obuteebalira.
Katikkiro Mayiga ategeezezza abakiise mu lukiiko e Mengo nti Kabaka gyali mu lubiri alamula Obuganda
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II gyali mu Lubiri lwe alamula Obuganda wakati mu kukola emirimu gye mu mpola mpola kyokka ayongera okuba obulungi KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II gyali mu Lubiri lwe ...
GAVUMENTI evuddeyo ku kabenje akasse mutabani wa nagagga Dr. Sudhir Ruparelia, minisita w’ebyenguudo, Gen. Katumba Wamala n’alangirira nti ataddewo akakiiko akabuuliriza ku kyavuddeko obuzibu ...
Ab'enju y'omugenzi Rajiv Ruparelia bakedde ku Funeral Home e Bukoto okukwasibwa omulambo gw'omugenzi
Enkya ya leero abenganda z'omugenzi Rajiv Ruparelia bakedde ku Uganda funeral serices e Bukoto okukuba eriiso evanyuma ku mubiri gw'omugenzi Rajiv.
Pulezidenti Museveni yamaze dda okutuuka ku kyalo walondera ekya Rwakitura cell mugombolola y'e Nshwerenkye mu distulikitti y'e Kiruhura era okulonda kutandise nga kutegekedwa ku ssomero lya Rwakitura ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results