News
OKUKWATIBWA kw’omukuumi wa Bobi Wine, Edward Ssebuwufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe kuzuukusizza akakuku ka pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) n’eyali omumyuka we mu Buganda era ...
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II atenderezza Amb. William Matovu olw’obuweereza bwe eri Obwakabaka naye ng’omuntu n’agamba nti busaana okukoppebwa abantu bonna.
EMMAALI y’omugagga w’e Busega, John Bosco Muzirango ebalirirwamu akawumbi n’okusoba etokomokedde mu nnabbambula ’omuliro ogwakutte supamaketiye eya Smart Mini e Busega ...
KKWAAYA y’Obulabirizi bw’e Namirembe ey’awamu eya Namirembe Diocesan Choir etendezza kkampuni ya New Vision efulumya Bukedde olw’okusitula omutindo gw’okuyimba olw’okujjukira Abajulizi b’e Namugongo.
ABASUUBUZI mu katale e Kasubi bakukkulumidde Gavumenti olw’okubasuubiza okugaziya akatale kaabwe n’etakikola kati emyaka ena.
Dayirekita avunaanyizibwa ku kulambika empeereza mu kibiina kya Insurance Regulatory Authority (IRA) Benard Obel alagidde aba Mirai General Insurance okutandikawo amangu empeereza eri ba mufunampola ...
OMUYIMBI Chris Evans kizibu okumwawula n’abakyala. Ebifaananyi bye nga yeemoola n’Omuzungu byasaasaanidde emikutu gy’oku mitimbagano era abawagizi be abakyala kwe kwebuuza, abakoze atya? Mu bifaananyi ...
GAVUMENTI ng'eri wamu ne UNICEF bataddewo enkola ey'okugaba obuugi obulimu ekiriisa eri abaana 25000 mu maka ag'enjawulo n'ekigendererwa kyokutaasa endya embi eviirako abaana okukonziba ...
ABAVUBUKA 700 okwetooloola Kampala, baakaganyulwa mu nteekateeka ya Special Youth Wealth Creation Programme, ewagirwa amaka g’obwapulezidenti n’ekigendererwa eky’okuyitimula abavubuka abakola obulimu ...
EMMAALI y’omugagga we Busega John Bosco Muzirango ebalirwamu akawumbi n’okusoba etokomokedde mu na bbambula w’omuliro akutte ssemadduka we owa Smart min.
AKULIRA NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu avuddemu omwasi ku nsonga z’omukuumi we Edward Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe eyakwatibwagye buvuddeko mu bitundu by’e Mukono.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results